Kyaddaki FDC eronze Patrick Oboi Amuriat okwata kaadi y’ekibiina kyabwe ku bukulembeze bw’eggwanga lino mu kulonda okubindabinda okwa 2021.
Amuriat abadde avuganya ssentebe w’ekibiina Amb Wasswa Biriggwa.
Enkya ya leero, muttabiruka w’ekibiina atudde ku kitebe e Najjanankumbi, Wasswa Biriggwa avudde mu lwokaana, Amuriat nawangula kaadi y’ekibiina.
Source – www.galaxyfm.co.ug