Connect with us

Entertainment

BIKULEMYE! Pulezidenti Museveni akambuwadde, afubutudde musajja we Col. Kaka Bagyenda mu ISO

Published

on


Omuddumizi w’amaggye ow’okuntikko era omukulembeze w’eggwanga lino Yoweri Museveni agobye akulira ekitongole ekiketera munda mu Ggwanga, Col. Kaka Bagyenda.
Col. Kaka asikiziddwa Charles Oluka ssaako n’okulonda Emmy Katabazi, abadde akulira eby’amawulire mu kitongole ekyo, okumumyuka.Source – www.galaxyfm.co.ug