Connect with us

Entertainment

WULIRA ESWAGGA! Bebe Cool ayongedde okulumya abayaaye, afulumizza oluyimba lwa Pulezidenti Museveni olwa Kampeyini

Published

on


Omuyimbi Moses Ssali amanyikiddwa nga Bebe Cool ayimbidde omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni oluyimba, lw’agenda okweyambisa mu Kampeyini za 2021.
Oluyimba lutumiddwa ‘Mwongedde Akalulu’ lukoleddwa Polodyusa Zulanda ne Big Nash.
Bebe Cool agamba nti obukulembeze buva wa Katonda era bannayuganda balina okuwa abakulembeze ekitiibwa.
Agamba nti ebirungi ebikoleddwa Pulezidenti Museveni mu bbanga ng’ali mu ntebe y’emu ku nsonga lwaki ne 2021, agamba nti, ‘Mwongedde Akalulu’.
Mungeri y’emu agamba nti wadde eggwanga liyina okusoomozebwa okwenjawulo omuli obuli bw’enguzi, alina esuubi nti Pulezidenti Museveni ye muntu omutuufu okukola ku nsonga ezo.



Source – www.galaxyfm.co.ug