Kyaddaki omukyala Zari awagidde omuyimbi Winnie Nwagi okwekubya ebifaananyi ng’ali mu mbeera eyinza okusabbalaza abasajja n’okuwebuula ekitiibwa ky’abakyala.
Nwagi olunnaku olw’eggulo ku Lwokuna, yatadde ebifaananyi ng’ali ne mikwano gye ku Instagram bali mu kulya bulamu wabula abamu ku bawagizi be bagambye nti, yakoze nsobi kuba kati mukyala muzadde alina okwewa ekitiibwa.
Enkya ya leero, nwagi akedde kubaanukula era agambye nti, “Mubulilile abewamwe”.
Source – www.galaxyfm.co.ug