Connect with us

Entertainment

LABA ESSANYU! Kabaka ayongedde okulumya ab’ennugu, akedde mu State House ne boogera ku nsonga z’abantu

Published

on


Ssaabasajja Kabaka Ronald Edward Frederick Kimera Muwenda Mutebi II enkya leero asisinkanye Omukulembeze wa Kenya Uhuru Kenyatta ne boogera ku nsonga ez’okukulakulanya abantu ba Buganda.

Okusinzira katikkiro wa Buganda munnamateeka Charles Peter Mayiga, ensisikano ebadde mu State House mu kibuga Nairobi mu ggwanga erya Kenya.

Kabaka okukyalira omukulembeze w’eggwanga erya Kenya, kyongedde okusangulawo ebigambo ebirudde nga biyitingana  nti mulwadde muyi.



Source – www.galaxyfm.co.ug