Connect with us

Entertainment

AUDIO ENKAMBWE! Bobi Wine ayinza obutesimbawo ku bwa Pulezidenti lwa S6, ‘bw’aba yasoma, aleete empapula’, Uganda si Kyadondo

Published

on


Munnamateeka Male Mabiriizi alemeddeko, ayagala Bobi Wine aveeyo okulaga eggwanga nti alina ebisanyizo okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bwa Uganda mu kulonda kwa 2021.
Okusinziira ku mukutu gwa Palamenti gulaga nti Kyagulanyi yazaalibwa mu 1982, natuula S6 ng’alina emyaka 16, S4 yagituula alina emyaka 13 olwo P7 nakituulira ku myaka 9.
Wabula munnamateeka Mabirizi agamba nti Bobi Wine alina okuleeta empapula kuba ebiwandiiko ebiri ku ‘website’ ya Palamenti biraga Bobi Wine yatandika okusoma ku myaka 2, ekitasoboka.

Eddoboozi lya Mabirizi




Source – www.galaxyfm.co.ug