Frank Gashumba owa Sisimuka Uganda atabukidde ababaka ba Palamenti abasaze eddiiro okuva mu kibiina kya Democratic Party (DP) okudda mu kibiina kya National Unity Platform (NUP) ekya Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine).
Ababaka abavudde mu DP kuliko Busiro East MP Medard Lubega Sseggona, Bukoto East MP Florence Namayanja, Bukomansimbi Woman MP Veronica Nanyondo, Kyotera Woman MP Robinah Ssentongo, Butambala County MP Muwanga Kivumbi, Kalungu West MP Joseph Ssewungu Gonzaga, Masaka Monicipaliti MP Mathias Mpuuga, Mukono Monicipaliti MP Betty Nambooze, Makindye Ssaabagabo MP Ssempala Emmanuel Kigozi, Makindye West MP Allan Ssewayana ne Moses Kasibante.
Vidiyo
Source – www.galaxyfm.co.ug