Connect with us

Entertainment

AUDIO! Omusirikale akwattiddwa n’omusibe omukyala lwa kaboozi, Poliisi eyogedde ‘wanyumiddwa naye olina omusango’

Published

on


Poliisi y’e Kitgum ekutte omusirikale waabwe ku misango gy’okuggya omusibe mu kaduukulu namutwala ne basinda omukwano.

Patrick Jimmy Okema, omwogezi wa Poliisi mu bitundu bya Aswa, agambye nti omusirikale akwattiddwa ye Assistant Inspector of Police, Ponsiano Okot era atwaliddwa ku kitebe kya Poliisi e Kitgum.

Poliisi egamba nti akawungeezi k’olunnaku olwa Ssande, Okot yakima omusibe omukyala mu kkomera, namutwala okusinda omukwano ng’amusuubiza, okumuyamba ku misango gye, okumutaasa ekkomera.

Ekiro kiramba, omusirikale Okot yakimalako yewuuba, omusibe omukyala yamuzaayo mu kaduukulu, olunnaku olw’eggulo ku Mmande kumakya.

Okema agamba nti omusirikale waabwe, bayinza okumutwala mu kakiiko ka Poliisi ak’empisa akangavulwe kuba omukyala omusibe yakirizza okumutwala, okunyumya akaboozi era yanyumiddwa ng’omusirikale waabwe tebayinza kumuvunaana gwakusobya ku musibe.

Eddoboozi lya Okema




Source – www.galaxyfm.co.ug

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Entertainment

AUDIO! Omusajja attiddwa mu bukambwe e Kyengera, abatuuze basigadde mu ntiisa

Published

on

By


Poliisi y’e Kyengera ekutte omusajja ku misango gy’okutta omulaalo.
Mugabi Frank yakwattiddwa ku by’okutta omulaalo Elia Vian Manizabayo myaka 25.
Manizabayo kati omugenzi, abadde mulaalo ewa Mary Wosula omutuuze ku kyalo kye Mugongo A mu Tawuni Kanso y’e Kyengera.
Okusinzira kw’amyuka omwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emirirwano Luke Owoyesigyire, Mugabi akutte enkumbi enkya ya leero, nagikuba Manizabayo ku mutwe ku ssaako n’amagulu era agudde wansi nafiirawo.
Amangu ddala Poliisi eyitiddwa era Mugabi akwattiddwa Poliisi ye Kyengera ku misango gy’okutta omuntu.
Poliisi, etandikiddewo okunoonyereza ekisindikiriza Mugabi okutta omuntu era omulambo gutwaliddwa mu ggwanika ly’eddwaaliro ekkulu e Mulago okwongera okwekebejjebwa.

Eddoboozi lya Luke




Source – www.galaxyfm.co.ug

Continue Reading

Entertainment

Mc Kats lifted my career but I ditched him because he was at war with my brother Side Soft – Singer Shammy K

Published

on

By


Shammy K was introduced to the music scene by veteran TV presenter MC Kats before they bitterly fell out months ago.

Shammy K is currently signed to Producer Side Soft’s management, Zivuga and she has opened up on why she fell out with Mc Kats despite lifting her career.  “Side Soft is my brother. He is the one who discovered me and took me to work with Mc Kats. When they got misunderstandings, I had to choose my brother,” Shammie said.

“Mc Kats promoted my name and music. I am really grateful. I would not be where I am perhaps if he hadn’t been in my life,” she added.

Mc Kats Music label currently has no artiste signed to it.



Source – www.galaxyfm.co.ug

Continue Reading

Entertainment

Ugandans are good at fighting their own. It is not a surprise that they have always voted for our rivals. – Eddy Kenzo’s Manager Martin Beta

Published

on

By


Award-winning singer Eddy Kenzo was recently nominated in the AFRIMMA Awards for the Best East African Male Artist alongside the likes of Ali Kiba and Diamond Platnumz and others.

To the shock of many, a small section of Ugandans was advocating for a boycott on voting Eddy Kenzo because of his political affiliation.

They instead asked fellow Ugandans to vote for Diamond Platnumz.

In response, Eddy Kenzo said it was their choice and they had a right to vote for whoever they wanted since it has always been either him or Diamond Platnumz.

The BET Award Winner’s manager Muhumuza Beta has also responded by saying it is not a shock because Ugandans have always voted for Eddy Kenzo’s opponents but it has never stopped him from winning because he is blessed.



Source – www.galaxyfm.co.ug

Continue Reading

Trending